Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 450 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omusinga wa Rwenzururu azzeeyo leero e Kasese

Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere atuuse mu Disitulikiti y’e Kasese omulundi ogusoose oluvannyuma lw’emyaka 7 olubiri lwe…

Abantu abalwala kkookolo w’ekibumba beyongedde – Minisita Muhanga

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byobulamu Margaret Muhanga olunaku olwaleero ategeezezza Palamenti nti Uganda Cancer Institute e Mulago…

Poliisi etandise okuyigga aba Capital Chicken

Uganda Police Force eya Kira Road evuddeyo netegeeza nga bwetandise okunoonyereza ku bugambibwa okuba obufere obwakolebwa Kkampuni ya…

Abazadde bezimbidde laboratory ku ssomero lya Gavumenti

Abazadde ku Ssomero lya Gavumenti erya Buzzibwera S.S e Luweero bavudde ku by’okulinda Gavumenti okubazimbira Ekkeberero lya ssayansi…

Aba booda booda temugeza kukima Kyagulanyi – Bakulembeze

Abakulembeze ba booda booda mu Kampala balabudde bannaabwe obutakemebwa kwetaba mu bikujjuko by’okwaniriza Pulezidenti wa National Unity Platform…

Bbo baali bampaaki okubalekera ambulance yange? – Hon. Anite

Minisita Hon Anite Evelyn; “Mwebale kutujukiza kino. Kituufu emotoka yange agafemulago nagibaggyako era sitonda olwekyo kyenakola. Lwaki nagitwala?…

Uganda erina okusasula obuwumbi 112 eri CAF – Minisita Ogwang

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’emizannyo Peter Ogwang MP avuddeyo nategeeza nti Uganda erina okutuukiriza obukwakulizzo 6 nga…

Poliisi ekutte kkondo abadde atigomya abasuubuzi – Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force mu Ggwanga, Fred Enanga atenderezza Poliisi erwanyisa obubbi olw’okukwata omubbi kkondo, Kuddu Ashiraf…

Abalowooza nti Museveni munamuggya mu buyinza nakalulu mwerimba – Norbert Mao

Omukulembeze wa Democratic Party Uganda era nge ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’essiga eddamuzi, Norbert Mao…