Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 473 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omusinga wa Rwenzururu azzeeyo leero e Kasese

October 4, 2023 · Mubiru Ali

Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere atuuse mu Disitulikiti y’e Kasese omulundi ogusoose oluvannyuma lw’emyaka 7 olubiri lwe bwalwambubibwa abebyokwerinda mu November wa 2016.ย  Ebikumi n’ebikumi by’abantu beyiye ku nguudo mu Kasese okwaniriza Omusinga wa Rwenzururu, Charles Wesley Mumbere. Abantu balabiddwako nga basimbye enyiriri ku luguudo olwolekera ekisaawe ennyonyi wemutadde oluvannyuma lw’emyaka 7.