Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Poliisi etandise okuyigga aba Capital Chicken

October 4, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force eya Kira Road evuddeyo netegeeza nga bwetandise okunoonyereza ku bugambibwa okuba obufere obwakolebwa Kkampuni ya CAPITAL CHICKEN.
Kigambibwa nti wakati wa 2021 ne 2023, CAPITAL CHICKEN yaggulawo offiisi ku Kanjokya Street mu Kampala Central Division, abantu gyebatwala nga ssente okuzisiga mu bizineesi nga babasuubizza amagoba. Mu ntandikwa bizineesi yalabikanga etambula obulungi wabula oluvannyuma abagiddukanya batandika okwebuzaabuza.
Kigambibwa nti batandika okusaba abantu okukomawo oluvannyuma nti era embeera atabuka nga 29, September abantu bwebatuuka ku offiisi nga zagaddwa. Poliisi bweyatandise okunoonyereza abantu 41 nebavaayo nebakola sitaatimenti nga kigambibwa nti ssente 1,641,376,000/= zeziyinza okuba nga zabiddwa ku bantu bano. Abanoonyezebwa abakategeerekeka kuliko; Wamanga Pius ne Sempebwa Ernest n’abalala abakyanoonyezebwa.