Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 460 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abazadde bezimbidde laboratory ku ssomero lya Gavumenti

October 4, 2023 · Mubiru Ali
Abazadde ku Ssomero lya Gavumenti erya Buzzibwera S.S e Luweero bavudde ku by’okulinda Gavumenti okubazimbira Ekkeberero lya ssayansi (laboratory) nebesondamu obukadde 200 nebalyezimbira.
Bano bagamba bakooye abaana baabwe okulemererwanga okutwala amasomo ga ssaayansi olw’ekizibu ky’ebikozesebwa.