Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 316 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ekitebe kya NUP kisaliddwako Poliisi

Ab’ebyokwerinda okuli; Military, UPDF wamu ne Uganda Police Force bakedde kusalako kitebe kya National Unity Platform e Kamwokya.…

Nze saagala byabufuzi munveeko – Gen. Kayihura

Eyaliko omuduumizi wa Uganda Police Force Rt. Gen. Kale Kayihura avuddeyo neyesammula ebigambibwa nti ateekateeka kwesogga by’abufuzi avuganye…

Muyimbule abantu baffe, abaafa mutuwe emirambo – Bobi Wine

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asisinkanye eb’enganda z’abantu abazze babuzibwawo abateeberezebwa okubeera…

Oyo Nandala Gavumenti ye muwaga – Hon. Ssemujju

Abakulembeze ba Forum for Democratic Change abekiwayi kyo ku Katonga nga bakulembeddwamu Pulezidenti Erias Lukwago ne Hon. Ibrahim…

Byonna byetwayisa mu ttabamiruka waffe byali mu mateeka – Erias Lukwago

Abakulembeze b’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC ab’ekiwayi ky’e Katonga nga bakulembeddwamu Pulezidenti waabwe ow’ekiseera Loodi…

Sipiika Tayebwa awakanyizza okyokuwa abaana abawala empeke

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nasaba Gavumenti ya Uganda obutayisa kiragiro kiwaliriza bawala balina myaka 15 n’okudda…

Aba Opposition bekandazze nebafuluma Palamenti

Ababaka ku ludda oluwabula Gavumenti olunaku olwaleero bekandazze nebafuluma mu lutuula lwa Palamenti nga balaga obutali bumativu bwabwe…

Gavumenti tenakiriza kyabaana bato kumira mpeke – Minisita Muhanga

Omubeezi wa Minisita ow’ebyobulamu Hon. Margaret Muhanga asambazze ebitambulira ku mikutu gy’amawulire nti Gavumenti yakkirizza abaana ab’emyaka 15…

Poliisi eyiye basajja baayo ku nguudo Entebe

Eby’okwerinda binywezeddwa ku luguudo lwe Entebbe okwetangira ebiyinza okuddirira oluvannyuma lwa Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP…