Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 101 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Poliisi eyiye basajja baayo ku nguudo Entebe

October 5, 2023 · Mubiru Ali

Eby’okwerinda binywezeddwa ku luguudo lwe Entebbe okwetangira ebiyinza okuddirira oluvannyuma lwa Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP okulangirira nga bwebagenda okwaniriza Pulezidenti w’ekibiina kyaabwe Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine. Uganda Police Force egenze esuula emisanvu mu bitundu eby’enjawulo okwekebejja ebidduka.