Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 140 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

LOP atandise okugenda mu bitundu gyebawamba abantu be

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba atandise okutalaaga ebitundu ebyenjawulo okusisinkana Ab’enganda z’abawagizi baabwe ababuzibwawo. “YUDA…

FUFA eyanjudde omutendesi wa Uganda Cranes omuggya

Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes Paul Joseph Put ayanjuddwa olunaku olwaleero ku kitebe ky’ekibiina…

Ekitebe tujja ku kiggulawo enkya – Bobi Wine

Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ategeezezza nti okuggulawo ekitebe ky’ekibiina ki…

Ekifaananyi kya Ssenteza kisiigiddwa ku kitebe kya NUP ekipya

Ekifaananyi kya Frank Ssenteza, omu ku bakuumi ba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu…

UHRC eyise omubaka Olanya

Omubaka wa Kilak South mu Disitulikiti y’e Amuru, Hon. Gilbert Olanya ayitiddwa mu Kakiiko akalera eddembe ly’obuntu aka…

Poliisi eyiiriddwa ku kitebe kya NUP ku Kavule Makerere

Ab’ebyokwerinda bayungudde abawanvu n’abampi nebabayiwa ku kitebe ky’ekibiina ki National Unity Platform – NUP ekiggya e Makerere –…

Poliisi ekutte ddereeva wa bbaasi eyakwatiddwa ku katambi ngali ku ssimu

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka avuddeyo nategeeza nga bwebakutte ddereeva wa Bbaasi ya kkampuni…

Gavumenti etongozza digital number plates

Gavumenti etongozza nnamba z’emmotaka eza “digital”. Mu zimu ku mmotoka ezisoose okussibwako ennamba zino, kuliko eza Uganda Police…

IGG yabulwa obujulizi obuluma abagambibwa okutta Abiriga

Ababaka abatuuka ku kakiiko ka Palamenti akalondoola eddembe ly’obuntu kategeezezza Palamenti nga DPP bweyakiriza nti yalemererwa okuvunaana abaali…