Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 1,346 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omulabirizi w’e Namirembe omuggya alondeddwa

Ssaabadinkoni w’e Luzira, Ven. Canon Moses Bbanja alondeddwa ng’Omulabirizi we Namirembe omuggya okudda mu bigere by’Omulabirizi Wilberforce Kityo…

Abalaalo abali mu Acholi Baminisita naba General ba Museveni – Ssaabalamuzi

Ssaabalamuzi Alfonse Owiny-Dollo; “Namugamba (Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni) nti twasooka kulowooza nti Abalaalo abasumbuwa abantu baffe mu kitundu…

Obwakabaka bukubagizza ab’ennyumba ya Mpanga

Omumyuka owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika w’Obwakabaka Owek. Bob Nsibirwa agenzeeko mu maka g’omugenzi Owek. Joyce Mpanga e…

Balondemu aziddwayo ku alimanda

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Ab’e Kiryokya bekalaakasizza lwakuggyawo Poliisi mu kitundu

Abatuuze ku kyalo Kiryokya mu ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Mityana bakedde kwekalakaasa nga bawakanya eky’okuggalawo Uganda Police Force…

Basabidde omwoyo gw’omugenzi Mpanga e Lungujja

Abantu ab’enjawulo bakunganidde ku kkanisa ya St. Stephen’s Church e Lungujja okusabira omwoyo gw’omugenzi Owek. Joyce Mpanga. Owek.…

John Ddamulira aliwa? – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “JOHN DAMULIRA ALIWA? Yawambibwa nga 19 December 2020 okuva ku…

Pulezidenti Museveni alambudde emirimu egikolebwa mu Kampala

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ettuntu lyeggulo yalimazeeko ngalabula emirimu egikolebwa mu Kampala n’e Entebe nga Uganda yeteekerateekera olukungaana…

Omuzana Amb. Venetia aziikiddwa e Rusororo

Obwakabaka bwa Buganda butenderezza nnyo emirimu amatendo n’omukwano omugenzi Ambassador Venetia Sebudandi gw’abadde alina eri Obwakabaka n’ebirungi entoko…