Breaking
News: Owekirooto kimwegezaamu okumutwala! News: Ooo…..kigobye! Nga bwokirindirira taddamu kino News: Olutindo -Kakande- Ebipya ku Muwanga bibi. LC1 bakubba za PDM, ttaka nokubega Abantu ku byalo
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 941 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

LOP Ssenyonyi yetabye mukusabira Prof. Kanyeihamba

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti era omwogezi wa National Unity Platform Rt. Hon. Joel Ssenyonyi wamu ne Ssaabawandiisi David…

Nkomawo ku bwannamunigina – Omubaka Kagabo

Omubaka Dr. Twaha Kagabo eyayabulira Ekibiina kya National Unity Platform neyesogga National Resistance Movement – NRM nategeeza nti…

Sijja kwetondera Kadaga – Hajji Walubi

Ssentebe w’Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Disitulikiti y’e Iganga era nga y’omu kubavuganyizza ku kkaadi…

Katonda kuuma Kabaka waffe – Abasodokisi

“Ayi Katonda waffe omusukkirivu, Ggwe ajjudde obulungi n’obwagazi eri abantu bo! Ng’omaze okutuyisa mu kyafaayo ne mu kigezo…

Kawuma tumusiima olwebyo byeyakolera Namulondo – Katikkiro

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga, yebazizza ab’enju y’omugenzi Bishop Misaeri Kawuma, eyali omulabirizi we Namirembe olw’obuweereza n’obuwagizi…

Abalimi munyiikire nnyo – Katikkiro

Mu kwogera kwe e Ddiikwe mu nnimiro ya Kimuli, Katikkiro Charles Peter Mayiga yebazizza omulimi ono olw’obunyiikivu, era…

Pulezidenti Museveni akubagizza ab’ennyumba ya Kanyeihamba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni enkya yaleero atuuseeko mu maka geyali Omulamuzi wa Kkooti Ensukkulumu Prof. George Wilson Kanyeihamba.…

Okuziika omuntu mu ttaka lyo e Kampala olina okusooka okusaba olukusa okuva mu KCCA – Nuwabiine

Omwogezi w’Ekitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA Dan Nuwabiine avuddeyo nategeeza nti wadde okuziika omuntu mu…

Buganda ewakanyizza ekyokuweebwa ssente enkalu mu kifo kya motoka

Owek. Israel Kazibwe Kitooke Minisita w’Amawulire n’Okukunga Abantu era Omwogezi w’Obwakabaka; “Ku nsonga z’emmotoka ezagabiddwa Gavumenti eri Abakulembeze…