Breaking
News: Owekirooto kimwegezaamu okumutwala! News: Ooo…..kigobye! Nga bwokirindirira taddamu kino News: Olutindo -Kakande- Ebipya ku Muwanga bibi. LC1 bakubba za PDM, ttaka nokubega Abantu ku byalo
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 666 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ba Promoter abagenze e Gulu babatutte tebalinya, Saleh abagobye

Abategesi b’ebivvulu okuli; Abbey Musinguzi aka Abtex promotions, Hajji Kavuma KT Events, Juma Balunywa aka Balunywa Events, Emma…

Ow’e Makerere eyayiiya tear gas alaajana bamusuula ku NEC

Omuyizi ku Ssetendekero wa Makerere Samuel Mugarura Falcao eyakola omukka ogubalagala agamba nti bamusuula mu NATIONAL ENTERPRISE CORPORATION…

Kitalo! Abaana b’Essomero 25 bafiiridde mu kabenje ngabava okulambula

Kitalo! Abayizi 2 okuva ku ssomero lya Daystar Junior School e Makindye bafiiridde mu kabenje bbaasi mwebabadde batambulira…

Obwakabaka bukungubagidde omulamuzi wa kkooti ensukulumu eyawumula Prof. George Wilson Kanyeihamba

Obwakabaka bukungubagidde omulamuzi wa kkooti ensukulumu eyawumula Prof. George Wilson Kanyeihamba eyaffa nga ennaku z’omwezi 14 omwezi guno.…

Eyeyita omusawo naviirako abakyala 3 abembuto okufa bamusibye emyaka 2

Francis Taulula eyavunaanibwa omusango gwokujingirira ebiwandiiko byobusawo akaligiddwa emyaka 2 lwakuviirako Bamaama abali basulirira okuzaala 3 okufa. Bya…

Sigenda kuwagira gwebanaawa kkaadi ya NUP mu Mubende Municipality – Sumayah Nabawanuka

Munnakibiina kya National Unity Platform eyegwanyiza ekifo ky’Omubaka wa Mubende Municipality Sumayah Nabawanuka bweyabadde ku Mubende FM yavuddeyo…

Eyaliko Omubaka wa Uganda mu Middle East afiiridde mu kabenje ka booda booda

Kitalo! Eyaliko Omubaka wa Uganda mu Ggwanga lya Egypt ne Middle East, Angualia Laus Richard, yafiiridde mu kabenje…

Abakristu beetabye mu kusaba kwokwebaza Katonda olwobulamu bwa Kabaka

Mu kkanisa y’Omutukuvu Pawulo e Namirembe leero, Abakristu beetabye mu kusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bw’awadde Nnyinimu Ronald Muwenda…

Pulezidenti goba ababbi mu Gavumenti yo – Minisita Kasaija

Minisita w’Ebyenfuna Matia Kasaija; “Ensonga y’obuli bw’enguzi n’obukenuzi, Pulezidenti, esusse nnyo era abamu twetamiddwa. Pulezidenti olina okukozesa omukono…