Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 159 listening Simba FM Live
News

Kitalo! Abaana b’Essomero 25 bafiiridde mu kabenje ngabava okulambula

August 3, 2025 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abayizi 2 okuva ku ssomero lya Daystar Junior School e Makindye bafiiridde mu kabenje bbaasi mwebabadde batambulira nga bava okulambula bwegudde neyevulungula.
Akabenje kagudde mu Zigoti Town Council ku luguudo lw’e Mityana bbaasi ya Kkampuni ya HMK nnamba UAP829U
ngeno ebadde etisse abayizi abasoba mu 90. Abalumiziddwa baddusiddwa mu Ddwaliro ekkulu e Mityana.
Bya Joseph Balikuddembe
#ffemmwemmweffe