Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 209 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Ebitongole by’ebyokwerinda bitandise omuyiggo gw’abatemu abakubye Abiriga n’omukuumi we amasasi

Ebitongole eby’enjawulo ebivunaanyizibwa ku by’okwerinda mu ggwanga bikwatidde wamu eddimu ly’okunoonyereza ku batemu abakubye omubaka Abiriga saako n’omukuumi…

Gavumenti yetaaga obuyambi bw’abatuuze okusobola okuzuula abatemu ba Abiriga

Omumyuka wa Ssaabaminisita wa Uganda, Hajj Moses Ali asabye abo bonna abalabye abatemu abakubye Omubaka wa Arua Municipality…

Poliisi ekutte omukyala eyalimbye nti awambiddwa asobola okusinda omukwano n’omusajja omulala.

Margret Namusoke azuuliddwa poliisi olunaku lwaleero. Ono yakubidde bbaawe nti yabadde agenda mu lukiiko ku ssomero ly’omwana e…

Ssaabaminisita wa Ethiopia aweereddwa omuddaali

Pulezidenti Museveni olunaku lwaleero asiimye Ssaabaminisita wa Ethiopia Abiy Ahmed Ali omuddaali e Birembo mu Kakumiro disitulikiti. Abiy…

Pulezidenti Museveni akukulumidde abasse Abiriga; mujja kusasula namusaayi

Pulezidenti Museveni akukulumidde abatta abantu abatalina musango era nabategeeza nti bayiwa omusaayi naye nabo bajja kusasula namusaayi. Bino…

KCCA FC ewangudde ekikopo kya Stanbic Uganda Cup

KCCA FC bebanantameggwa ba Stanbic Uganda Cup oluvannyuma lw’okukuba Vipers FC ggoolo 1-0 mu mupiira ogubadde oggwa vvaawo…

Pulizidenti Museveni atuuse mu kifo webatidde Abiriga

Enkya ya leero Pulizidenti Museveni atuuse mu kifo webatidde Abiriga ne mumakaage, Gen. Jeje Odongo nga atuusa obubaka…

Ab’oluganda lwa Abiriga batandise okweyiwa e Mulago

Ab’oluganda lwa Abriga abaddeomubaka wa Arua munisipaali batandise okweyiwa ku ggwanika e Mulago okutunula ku mulambo gw’omuntu waabwe 

Hon. Ibrahim Abiriga akubiddwa amasasi agamutiddewo

Hon. Ibrahim Abiriga akubiddwa amasasi e Kirinyabigo Kawanda agamutiddewo n’omukuumi we. Ono abadde adda mu makaage.