Gavumenti yetaaga obuyambi bw’abatuuze okusobola okuzuula abatemu ba Abiriga

Omumyuka wa Ssaabaminisita wa Uganda, Hajj Moses Ali asabye abo bonna abalabye abatemu abakubye Omubaka wa Arua Municipality Ibrahim Abiriga n’omukuumi we Salim Butele amasasi okuvaayo bayambe poliisi n’ebitongole by’ebyokerinda ebirala mu kunoonyereza ku batemu. Mukadde kano omubiri gwa Ibrahim Abiriga guleeteddwa mu Lukiiko Olukulu olw’Eggwanga okukubibwako eriiso evannyuma.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Obuli bwenkwe bususse mu FDC – Mugisha Muntu