Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omu akwatiddwa e Kyotera lwa biccupuli

Poliisi e Kaliisizo mu District y’e Kyotera Kasiita Godfrey ku bigambibwa nti abadde atandise okusaasanya ebiccupuli bya ssente…

Babiri bakwatiddwa lwakutema nnamba ku motoka

Sulaiman Ssentamu ne Brian Muyanja baakwatiddwa Poliisi olunaku lw’eggulo lwakutema nnamba ku motoka z’abantu oluvannyuma nebabasaba ssente. Bano…

Akwatiddwa lwakufera mukazi muyingiza mubwa LDU

Omulamuzi w’eddaala erisooka Patrick Talisuna owa Kkooti ya City Hall evunaanye Bejamin Kiprono 29, lwakufuna ssente mu lukujjukujju…

Amateeka bwegaba amabi mubagobe – Otafire

Gen. Kahinda Otafire nga ono ye Minister w’amateeka ne Ssemateeka avuddeyo nategeeza Bannayuganda nti bwebaba balaba nga amateeka…

Besigye vva mu katemba – Hon. Tumwebaze

Hon. Frank Tumwebaze; Mu mazimu Kizza Besigye lwaki tova mu by’obufuzi eby’ekito, lwaki obadde totibwanga emyaka gyonna egiyise…

Eyatta Kirumira mukwate

Abubaker Karungi 47, nga mubazzi mu bitundu by’e Bulenga asomeddwa emisango ebiri okuli okutta Muhammad Kirumira wamu n’omukyala…

Poliisi ekutte ababbisa emmundu

Poliisi e Jinja eriko abasajja bana bekutte mu bikwekweto byekoze mu bitundu eby’enjawulo oludda olwo. Omu ku bano…

Enguudo zigaddwa mu Kampala

Enguudo eziwerako mu kibuga Kampala zigaddwa era nga emotoka tezikirizibwa mu kibuga wakati nga betegekera okukyala kwa Pulezidenti…

Abayizi bakubiddwa ekintu ekitanategerekeka

Amakya galeero ku ssaawa nga 07:30am, waliwo ekintu ekibwatuse ku ssomero lya Mother Care Bright school Maganjo mu…