Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abayizi bakubiddwa ekintu ekitanategerekeka

October 4, 2018 · Mubiru Ali
Amakya galeero ku ssaawa nga 07:30am, waliwo ekintu ekibwatuse ku ssomero lya Mother Care Bright school Maganjo mu kibiina eky’omusanvu. Poliisi egamba nti abaana babiri bebalumiziddwa nga kuno kuliko Igembe Ashraf 13, ne Namakula Ronitah 13 era nebaddusibwa mu ddwaliro e Mulago okufuna obujanjabi.
Omukono gwa Ashiraf gusesebbuse ate ye omuwala nafuna obuvune ku liiso.
Kigambibwa ekintu kino Poliisi kye kyanoonyerezaako kyaleteddwa ku ssomero omuyizi Kasozi Abdul 12 nga yakironze mu kubo nga adda awaka.