Amataba gasse abantu 7 e Buhweju

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Abantu 7 bafiiridde mu nnyumba e Buhweju, Karungu Subcounty, Katara parish, ku Kyalo Kyesika.
Bano okufa kyavudde ku mataba agavudde ku nkuba ennyingi.
4 ku bano bannyumba emu ate 3 babadde bazze kweggama nkuba oluvannyuma lwenkuba okubasanga mu nnimiro. Abaana babiri okuli ow’emyaka 9 n’owemyaka 6 bebawonyeewo nebaddusibwa mu Ddwaliro lya Buzibwera Health Centre IV.
Credit:

Uganda Red Cross Society
Share.

Leave A Reply