Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 175 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Police tegenda kukkiriza namungi w’amuntu kwaniriza Besigye – Kaweesi

September 26, 2016 · Mubiru Ali

Omwogezi w’ekitongole ekya Police mu ggwanga Andrew Fellix Kaweesi alabudde n’agamba nti bo nga Police tebagenda kukkiriza namungi w’omuntu okugenda okwaniriza Dr. Kizza Besigye ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe ng’adda. Agamba bw’ati mu bigambo bye;

”Eky’okuteetawo enkola yonna eyinza okuleetawo okusannyalala ku luguudo lw’entebe tetugenda kugikkiriza era abo bonna abakiteekateeka tubasaba bakikomye kubanga kiggya kumenya mateeka”.ย 

Ate era Kaweesi bw’atuuse ku nteekateeka za FDC ez’okukuza olunaku lw’obwetwaze mu bitundu by’ e Bweyogerere , Katwe awamu ne Kawempe nga ennaku z’omwezi 7,8 awamu ne 9 omwezi oguggya n’agamba nti nabino bimenya mateeka .