Alipoota ya World Bank nfu – Chris Mukiza akulira UBOS

Akulira ekitongole ekivunanyizibwa ku bibalo mu Ggwanga n’omuwendo gw’ebintu n’abantu ekya Uganda Bureau of Statistics – UBOS Chris Mukiza, avuddeyo nakuba ebituli mu alipoota eyafulumizibwa Bbanka y’Ensi yonna eya World Bank ku nfuna y’abantu eraga nti Yuganda tenatuuka munsi eziri yaddeyaddeko mubyenfuna eya Middle Income Status.
Mukiza, agamba nti alipoota ya Bbanka y’Ensi yonna nkadde bwogigeraageranya n’alipoota eyafulumizibwa ekitongole kyatwala. Ayongerako nti n’emitendera World Bank gyeyayitamu okukola alipoota yaayo gyawukana negyayitwamu UBOS okukola eya Yuganda.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply