Ab’oludda oluvuganya Gavumenti basimbira ekkuuli ennongoosereza mu tteeka ly’ebyettaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bannabyabufuzi abali ku ludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti bagamba nti basimbira ekkuuli ennongoosereza mu tteeka ly’ebyettaka .bannamawulire ku kizimbe kya Palamenti mu Kampala,  omubaka akulira ab’oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Winnifred Kiiza agamba nti Bannayuganda tebagenda kukkiriza Gavumenti kutwala ttaka lyabwe nga tesoose  kubaliyirira , kino bagenda kuba nga abagiwadde obuwi ettaka lyabwe.

Winnie Kiiza agamba nti Gavumenti eruubirira kutwala ttaka lya bitongole bya nnono,  masinzizo,  masomero n’eryobwannannyini  .

Share.

Leave A Reply