Ab’e Omoro mwebale kutwaniriza – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olunaku lw’eggulo wetwafunidde amawulire ku kabenje Banaffe kebafunye, twabadde tuyingira mu Omoro County. Abantu bwebati bwebatwanirizza. Yadde nga twatuuse mu Disitulikiti eno ng’obudde buyise naye twasanze abantu bomu Omoro batulinze mu buli kitundu! Mwebale nnyo okutulaga okwagala banaffe n’obuwagizi eri NUP, n’omuntu waffe atukwatidde bbendera Hon. Toolit Simon Akecha. Tekyewuunyisa nti Gavumenti yatidde nnyo Military netandika okukwata abakulembeze baffe wamu ne ba Mobiliser baffe ekiro kyonna.”

Share.

Leave A Reply