Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live

Ibrahim Ssegawa (Vincent) ali mu nkomyo

August 28, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku misango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo abaana 50 abakuumirwa ku kitebe kya CID nga bano bali mukugibwako ebibakwatako n’oluvannyuma baddizibwe ab’enganda zaabwe.
Bano kuliko nabantu abakulu abakwatibwa nabo nga mwemuli neyali omuyimbi wa Kadongokamu Vincent Ssegawa eyasiramuka nafuuka Ibrahim Ssegawa bagiddwa ku Markaz Ibun Hajara School e Namaliga Bombo mu Disitulikiti y’e Luweero.
Kigambibwa nti bano bali bakukusibwa.