Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 997 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abawambibwa babatiisatiisa batya okwogera – Bobi Wine

March 15, 2021 · Mubiru Ali
ABAWAMBIBWA BABATIISATIISA KATI BATYA OKWOGERA;
Pulezidenti wa National Unity Platform- NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine”Abantu bangi babuziddwawo. Abantu bangi batulugunyiziddwa bubi nnyo naye batya okwogera. Banaabawe batugamba nti batulugunyizibwa nnyo era nebabatiisatiisa. Nsaba abantu bano okuvaayo boogere kuba yengeri yokka esobola okumalawo ekiwamba bantu mu Ggwanga.”
#BobiAddress