Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 465 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Lwaki temulumirirwa Bannansi, mumanyi emmwaanyi kyetegeeza eri Famire zaffe – Hon. Lutaaya

October 24, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Kakuuto County Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Geoffrey Lutaaya avuddeyo olunaku olwaleero natabukira Gavumenti nti emirundi mingi ekubiriza Bannansi okubeera n’omwoyo gw’Eggwanga balumirirwe Ensi yaabwe nti wabula yo mu byekola mpaawo kiraga nti erumirirwa Bannayuganda.
Ono atuuse nokubuuza; “Mumanyi emmwaanyi kyetegeeza eri famire zaffe?”
Bya David Turyatemba
#ffemmwemmweffe