Abawala basinze abalenzi Olungereza mu bya P. 7

Ekitongole ekivunaanyizibwa mu bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebigezo by’ekibiina ekyomusanvu ebya 2015 era nga abawala bakubidde waggulu nnyo abalenzi mu ssomo lyolungereza okukira abalenzi. Ate abalenzi bakize abawala mu masomo agasigadde, Sayansi, okubala ne SST. Era amasomero agasinze gali mu disitulikiti ye Wakiso.

Leave a Reply