Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 139 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Enteekateeka za Kabaka okulambula Buddu ne Kooki zitandise

February 22, 2020 · Mubiru Ali

Olwa leero Minisita omubeezi owa Gavumenti ez’ebitundu Owek Joseph Kawuki ayiseeko mu bitundu eby’enjawulo Omutanda gyanalambula okusobozesa abateesiteesi okukola enteekateeka ennungamu.

Olukiiko oluteesiteesi olwe Buddu lukulirwa Kisekulo Patrick Kintu Ssentebe wa Disitulikiti ye Kyotera.

Ssaabasajja wakulambula Buddu omwezi ogujja (March) nga 19th-20th.