Abawagizi ba National Resistance Movement – NRM okuva e Kampala, Lwengo ne Masaka ssaako ne Disitulikiti endala nga bakulembeddwa omukunzi w’ekibiina ow’eggwanga lyonna omuggya Hadijah Namyalo bakungaanidde e Kyambogo mu Kampala okuwanda eddusu ku Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gwebaagala akwatire ekibiina bendera mu kalulu ka 2026.
Abawagizi ba NRM bawanze eddusu ku Pulezidenti Museveni okubakwatira bendera mu 2026
Share.