Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 300 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Lwaki mwokera ebipiira mu nguudo – Oulanyah

November 30, 2020 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’Eggwanga

Jacob Oulanyah avuddeyo navumirira obwegugungo obwaliwo oluvannyuma lw’okukwatibwa kwa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine.
Oulanyah agamba nti bwoba oyagala Eggwanga lyo tosobola kwokya bipiira mu nguudo Gavumenti zesasanyizaako ensimbi empitirivu okuzizimba.
Agamba nti mu kaseera kano aka #COVID-19 tosobola kukungaanya bantu kuba obeera obateeka mu buzibu bwokukwatibwa ekirwadde ssenyigga omukambwe.