Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abavunaanibwa okutta owa Boda Boda batwaliddwa mu kkooti y’amaggye

Abasirikale babiri okuli Private Bob Anichan, ne Private Dennis Mangusho, wamu n’abantu abalala okuli Stanely Mulunda ne Isa Ntale abakwatibwa ku bigambibwa nti benyigira mu kubba wamu n’okutta omukozi wa Mobile Money Harriet Nalwadda nga 10-June-2019 olunaku lw’eggulo basimbiddwa mu maaso ga Ssentebe wa Kkooti y’amaggye Lt. Gen. Andrew Guti nebavunaanibwa omusango gw’obubbi wamu n’obutemu.
Kigambibwa nti bano bakuba Nalwadda amasasi nebamubbako obukadde munaana mu emitwalo kinaana.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort