Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abasawo mwe bazira baffe – Bobi Wine

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Leero lunaku lwansi yonna olw’Abakozi (Labour Day) era njagala ntwale omukisa guno okusiima n’okwebaza Abakozi bonna mu Ggwanga aberekereza buli lunaku okuzimba ensi yaffe.Mu ngeri ey’enjawulo, njagala okwebaza abasawo bonna mu Ggwanga. Ba Doctor, Nurses, midwives, paramedics, laboratory technicians, counsellors n’abalala ddala muli Bazira bansi yaffe.Muwaddeyo obulamu bwammwe ku lwaffe wakati mukusoomozebwa okwamaanyi. Ekisinde kya People Power – Uganda lyeyamma okubeera awamu nammwe nga mwanganga ekirwadde kya #COVID-19. Emu ku mpagi zetwesigamyeeko, kwekulaba nti tuteekawo ebyobulamu ebituukiridde eri Abantu baffe, wamu n’okulongoosa embeera gyemukoleramu.”
Barbie Kyagulanyi Bobi Kyagulanyi Mc Norman Kayabula Lukyamuzi Edd Joel B. Ssenyonyi Joel Ssenyonyi

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort