Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Omubaka Ssewanyana agabudde Abasiraamu

June 27, 2023 · Mubiru Ali

Omubaka wa Makindye West Munnakibiina kya National Unity Platform Allan Ssewanyana olwaleero asisinkanye abamu ku bakulembera Abayisiraamu mu Makindye West neboogeramu ku nsonga z’ekitundu oluvannyuma nabawa ettu lya Idd El Adhuha. Ono era abeebazizza edduwa zaabwe zebaamuweereza nga ali mu kkomera wamu nokusabira obukulembeze bwe.