Abasaabaze bagiddwa mu bbaasi nebagemebwa

Minisitule y’Ebyobulamu wamu ne Poliisi batadde emisanvu ku luguudo oluva e Mubende okudda e Kampala, abo bonna abatanagemebwa kirwadde kya ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa #COVID-19 bagiddwa mu motoka nebagemebwa n’oluvannyuma nebeyongerayo n’olugendo.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply