Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live

Abalimi b’emmwaanyi basisinkanye akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by’obusuubuzi

April 26, 2022 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi akakulirwa Hon. Mwine Mpaka kakyagenda mu maaso okutunula mu nsonga y’endagaano wakati wa Gavumenti ne Kkampuni ya Uganda Vinci Coffee Company enkya yaleero. Olwaleero kafuna birowoozo bya balimi b’emmwaanyi mu Ggwanga.