Abakuumaddembe kati ate bebamenya amateeka ga booda booda
Abakuumaddembe b’Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF, abasirikale ba Uganda Police Force wamu n’abeggye ekkuuma byalo abalabwako e Wakiso mu Ttawuni nga batisse banaabwe ku Piki Piki eza booda booda so nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yalagira nti zino zirina kuvuga bitereke byokka mu kugezaako okulwanyisa ekirwadde kya #COVID19UG.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!