Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 161 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Driving permit enkadde zakuvaawo

June 30, 2018 · Mubiru Ali

Minisita omubeezi ow’ebyenguudo n’entambula Gen. Edward katumba Wamala asabye Poliisi etandike okukwata abo bonna abavuga ebidduka nga tebalina Driving Permit kunguudo. Yagambye nti Driving Permit enkadde zakuvaawo naddala buli lweggwako ba dereeva batandike okufuna Permit empya ezikirizibwa mu mawanga agegattira awamu mu mikago egyenjawulo nga East African Community, COMESA ne SADC.

Gen. Katumba yasabye abagoba okukozesa obulungi enguudo okwewala obubenje wamu n’okufuna driving permits nga bamaze okutendekebwa obulungi mu kuvuga.