Eddy Kenzo azudde mwanyinna gwamaze emyaka 23 nga talaba

Eddy Kenzo avuddeyo nategeeza nti kyaddaaki asobodde okuzuula mwanyina gwamaze emyaka 23 nga tamulaba. “I have discovered my sister after 23 years mukama wabuyinza banange
During street times buli omu ensi yamukasuka wuuwe, netunonyeza emyaka jona neye guno mukama gweyali yategeka Alhamdlillah
Akana ka Maama wange bambi. Masanyu gokka getulimu ekitibwa kyamukama.”

Leave a Reply