abakulisitaayo beeyiye mu masinzizo ku lunaku lwa ssekukulu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abakristaayo beeyiye mu kusaba ku lunaku lwa Ssekukkulu ku Kkanisa ya St Mathew Bbira esangibwa ku lwe Mityana.Rev. James Nsonga Ssendawula owoobusumba bw’e Bbira abuuliridde Abakrisitaayo okumanya Katonda n’okukkikiriza Yesu ayingire mu bulamu bwabwe kubanga akkiriza omwana alina obulamu.Abalabudde okukomya okukkiririza mu byawongo n’amasitaani n’abakuutira obulamu bwabwe okubuwa Katonda.

Share.

Leave A Reply