Abakulembeze ba NRM mwemulemesezza ekibiina – Rose Namayanja

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Amyuuka Ssaabawandiisi w’ekibiina ki National Resistance Movement – NRM, Namayanja Rose Nsereko avuddeyo nalumiriza abakulembeze mu kibiina kya NRM nga bwebaviiriddeko okuddirira kw’ekibiina mu buwagizi naddala mu bitundu bya Buganda nga agamba nti bano tebavaayo kwogera birungi Gavumenti ya byekoledde bantu. Namayanja yabyogeredde mu nsisinkano gyeyabaddemu n’abakulembeze b’ekibiina mu Disitulikiti y’e Mubende.

Share.

Leave A Reply