Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Bbanka zikiriziddwa okukendeeza ku budde ne naku kwezikolera
March 28, 2020 · Mubiru Ali
Bank of Uganda evuddeyo nekiriza bbanka endala okukyuusa nu budde bwebakoleramu olwokusoomozebwa okwazeewo mu ntambula n’ebiragiro ebirala ku kirwadde kya #COVID19 nga kati bbanka za kuggulwangawo ssaawa ssatu ez’okumakya ziggalwe ssaawa mwenda. Olwo ggo amatabi si gakugalangawo ku lw’omukaaga ne ssande.