Abagwira 30 bakwatiddwa mu Kampala olwaleero

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole okuva mu Minisitule y’ensonga z’omunda mu Gggwanga ekivunaanyizibwa ku bantu abayingira n’okufuluma Eggwanga ekya DCIC – Directorate of Citizenship and Immigration Control nga kiri wamu n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA enkya yaleero bikoze ekikwekweto mu Kibuga Kampala mwebiyooledde abagwira 30 nga ku bano abasinga Bannansi ba Buyindi, China ne Pakistan nga bano basangiddwa bakola nga tebalina bibbali byakukola (Work Permits). Bagenda kutwalibwa mu mbuga zamateeka bavunaanibwe.

Share.

Leave A Reply