Abagula Sikulaapu 17 basimbiddwa mu Kkooti lwakwekobaano kusala bikondo byamasanyalaze
Abantu 17 nga kigambibwa nti bano basuubuzi ba sikulaapu basimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi wa Kkooti y’e Nakawa nga kigambibwa nti benyigira mu kusala ebikondo wamu ne waya zamasanyalaze mu bitundu by’Eggwanga ebyenjawulo.
Bano baguddwako omusango gw’obutujju.
Bya Christina Nabatanzi

