Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 489 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Kkooti ya Buganda Road enkya yaleero egobye okusaba…

March 6, 2026 · Radio Simba

Kkooti ya Buganda Road enkya yaleero egobye okusaba kwa Munnamateeka Male Mabiriizi Kiwanuka okwokweyimirirwa ngegamba nti talina biwandiiko bimwogerako ebirambikibwa mu mitendera ogiyitwamu omuntu okweyimirirwa.
Mabiirizi aziddwayo ku alimanda nga Uganda Police Force bwekyagenda mu maaso okunoonyereza ku misango egimuvunaanibwa egyokuvuma abalamuzi.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News