Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 596 listening Simba FM Live

Ababadde yeyita omusawo najja ku balwadde ssente akwatiddwa

June 23, 2020 · Mubiru Ali

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi wamu n’obukenuzi okuva mu Maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda kaakutte Achleo Byamukama nga abadde yeyita musawo mu Ddwaliro lya Kawempe Refferal Hospital. Ono okuwkatibwa kyaddiridde akulira eddwaliro lino Dr. Nakemiya Tumusiime okwekubira enduulu eri akakiiko kano.
Kigambibwa nti ono abadde ajja ku bantu ssente okubawa obujanjabi.