Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,168 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

kazibwe wetondere bobi wine – babaka

February 20, 2019 · Mubiru Ali

Abamu ku Babaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga bambalidde eyaliko omumyuka wa Pulezidenti Dr. Specioza Wandira Kazibwe, olw’okulumba omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine mu kuziika eyali omulabirizi wa Busoga Cyprian Bamwoze jjuuzi ku Ssande bweyamubuuza kiki ekyali kimuleese okuziika omuntu gwatamanyi. Baagala yeetondere Bannayuganda.