Aba NUP bakubagizza Al Hajji Abdul Nadduli

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olunaku lweggulo twakyalidde ku Hajji Abdul Nadduli e Wobulenzi, mu Luweero. Twatuusizaayo obubaka bwaffe obwokusaasira olwokufiirwa mutabani we Jakana Nadduli. Kyanaku okumulaba ngali mu naku n’ekiyongobero mu maka ge.”

Share.

Leave A Reply