Wuuno omusajja ayagala muganzi we omuwala girlfriend ne bazadde bomuwala bamusasule mubwangu omudidi gwensimbi olwokumusibako omwana atali wuwe
💰 Wuuno omusajja ayagala muganzi we omuwala (girlfriend) ne bazadde b’omuwala bamusasule mubwangu omudidi gw’ensimbi olwokumusibako omwana atali wuwe n’amumalirako ssente ze nnyingi nti bwebagaana agenda kubakuba mu kkooti.
Ooo….ono tazannyirwako!
Byonna birinde mu Kunigga mu Kyewuunyisa ku 11:00a.m-12:00p.m
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug
