Wuuno omukazi addukidde ku poliisi okuloopa omusajja eyamuwasa…
Wuuno omukazi addukidde ku poliisi okuloopa omusajja eyamuwasa okukweka ekiwalaata kye yalina n’amusendasenda n’amwagala ng’atamanyi ate nga yali tayagala kufumbirwa musajja wa kiwalaata era n’okumulimba ebintu ebirala bingi bye yali talina.Ayagala akwatibwe avunaanibwe.
Ooo….oli yali mugezigezi!
Byonna birinde mu Kunigga mu Kyewuunyisa ku 11:00a.m-12:00p.m


