Winnie Byanyima avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X…
Winnie Byanyima avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X; “Bannamateeka ba Kizza Besigye basisinkanye Omulamuzi Baguma wamu ne OC wa Luzira nebasobola okubakirizisa okukomya ekyokumukuumira mu ‘solitary’ gyamaze omwaka mulamuba nga kati akirizibwa okubeerako nabasibe abalala okumala essaawa 3 buli lunaku.
Okutulugunyizibwa n’okuswaziba wamu n’effujjo erikutuusiddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bimenya emitima gyaffe. Tetujja kulekerawo kukulwanirira ofune eddemde n’okukusabira okusigala ngoli mugumu.”
#ffemmwemmweffe

