Waliwo abasuulidde Poliisi piki piki esangiddwamu ejjambiya 2
Kabangali ya Uganda Police Force ennawunyi ekiro kyajjo yayimirizza booda booda eyabadde etisse abasaabaze 2, wabula bonna badduse nebaleka piki piki. Poliisi mukwekebejja piki piki wansi w’omutto yasanzeeyo ejjambiya 2.

