UCC eyimirizza Pulogulaamu ya cocktail ku Top TV

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission – UCC kivuddeyo nekiyita bunnambiro abakulira Top TV bannyonyole kubyaliwo ku Pulogulaamu ya ‘Cocktail’ eyaliwo nga 20-April-2020 omuweereza waayo Joan Lule Nakintu bweyavaawo obubi ne Miss Uganda Oliver Nakakande ku kyobutawangula mu mpaka za Miss World.UCC egamba waliyo omuntu wabulijjo eyavuddeyo neyemulugunya ku neyisa y’omuweereza.

Share.

Leave A Reply