97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Tetugenda kukiriza muntu kulya ssente ya muwi wa musolo – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo ku nsonga y’omuyuuka we owa masekkati Hon. Mathias Mpuuga Nsamba eyakirizza nti yafuna ensimbi obukadde 500 nga akasiimo olwekifo kyeyaliko nga akulira oludda oluwabula Gavumenti. Kyagulanyi agambye nti tajja kukiriza kolwa kyakulya ssente yamuwi wa musolo.
Ono agamba nti bawadde Omubaka Mpuuga amagezi azzeeyo ssente ezo, okwetondera Bannayuganda wamu n’okulekulira ekifo kya Parliamentary Commission.

Leave a Reply